Abakugu mu byamateeka batubuulidde nti ekyabawagizi ba NUP 16 okukkiriza nti bazza emisango gy'okulya munsi olukwe n'okusangibwa n'ebyokulwanyisa kinaazizzaako gavumenti enziro bangi gye babadde balumiriza nti etulugunya n'okutuntuza abagiwakanya.
Kyokka olw'ekibonerezo kya Kalabba ekiggyira ku misango gino, bannamateeka babuusabuusa nti abasibe bano emisango bagikkirizza awatali kukakibwa oba okusooka okutulugunyizibwa .
Yadde nga ky'ebaakoze kiyinza okubayamba okuteebwa, bannamateeka bagamba nti kyandiba ekizibu abasibe bano okuddamu okwetaayiza mu by'obufuzi nga bwe gwali nga tebannakwatibwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет Aba NUP abakkirizza emisango: Bannamateeka babusaabuusa nti baakikoze kyeyagalire
Пікірлер: 45