Mu byafaayo bya Buganda Kabaka wakitiibwa nnyo era assibwamu nnyo ekitiibwa okuva eri abo baakulembera. Mu mbeera eno baangi babugaana essanyu buli lwalabikako eri obuganda era engalo ze ziyayanirwa nnyo nga buli omu ayagala afune omukisa okuzikwatamu.
Ogenda kuwulira emboozi ya Boaz Ssentongo, eyeegomba okusisinkana ku Ssekabaka Muteesa II, ssi okumukwata mu ngalo, wabula okukwata ku ngatto ye.
Era ono, mu mwaka gwa 1947 ng’aweza egy’obukulu 9, yatuukirizza ekirooto kye.
#ntvnews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет ATAAKULABA: Emboozi ya Ssentongo eyakwata ku ngato ya Muteesa
Пікірлер: 27