Nazzikuno ng’okumanyagana mu b’enganda kyabuwaze okusobola okunyweza oluganda n’okuziyiza abaana okuwasa oba okufumbirwa abantu bebalinako oluganda.Kino nno kyakolebwanga okuyita mu kukyaliragana, era omukyala bweyazaalanga omwana, nga bazadde be bamusitula okutwala mu benganda okumulaga ekika.
Ssi kyekyo kyokka wabula n’abakulu baatwalanga akadde okukyalira ku b’endanga zaabwe naddala abali emitala.Kyoka olw’okuba eby’entambula byali tebinakulaakulana, bano okusiinga bakozesanga bigere okugenda okutuukiriza akalombolombo kano.
Mu mboozi ya leero, Keziron Lubowa gwetukuletedde ng’anyumya okukyala kw’edda bwekwabanga.
#ntvnews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет ATAAKULABA: Keziron Lubowa anyumya ku kukyala okw’edda
Пікірлер: 23