www.ntvuganda.co.ug/
Abantu mu Libya n'ebitundu by'ensi ebirala bakyagenda mu maaso n'okucacanca olw'okufa kw'eyaliko president wa Libya Col. Muammar Gaddafi. Mu Uganda, okufa kwa Gaddafi bannayuganda bakutunuulidde mu ngeri za njawulo, nga n'abasinga naddala ab'enzikiriza y'obusiraamu bali mu kunyolwa olw'okuttibwa kw'omuntu gwe bayise omuzira waabwe mu by'okulwanirira eddiini.
Негізгі бет Batenderezza Gaddafi mu kusaala Juma
Пікірлер