Nkiwa nga bantu batono nnyo ku mmwe abaali bawulidde ku kizinga ekiyitibwa Tisai ekisangibwa ku nyanja Lekopeta mu district y'e Kumi. Kati nno ku kizinga kino oyinza okugamba nti teri gavumenti efugayo kubanga tekuli yadde yafeesi yaayo, kalibe eddwaliro lya gavumenti oba e poliisi. Essomero lyokka eririyo ligwa ku kkowe erya seed schools wabula ng'okusangayo omusomesa guba mukisa. Obulamu si bwangu ku kizinga kino na ddala embeera y'ebyenfuna nga bweri lwa nsonga nti teri mukungu wa gavumenti yenna bantu bano gwebayinza kutuusako nsonga zaabwe. Tukuleetedde emboozi ku kizinga kino ekitali kya bulijjo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет EKIZINGA TISAI: Abaayo bali ku bwabwe, embeera ebanyiga buteddiza
Пікірлер: 81