Mulangila.. webale kukaanya nsoonga. Ssebo taata nze Ssemakula Julius mubuddu netubikka buli eweetagisa. A day before nafuna ekilooto nga ngeenze mukiffo ekimu neesangayo omuwaala gwe manyi nga bamuyitta Nankumba be mulenzi ayitibwa Mirembe kyokka bonna nsoma nabo. Mirembe yambulako Nankumba yansoongela kumugga nambuuza ngo onazimba ku mazzi gomugga guli okola otya. Konze osiima mpaka ku taka elikaluba. Bwatyo Nankumba naabula Kati nenzikilila ekiwoonvu amanyi we ganzigwamu. Kati neenkaka amaaso ndabe neendaba empologoma engo ne ebibe nga biimpunyakko. Nebimala nebigeenda awo nzilamu amaayi nga maanji. Kitegeeza ki kino Ssebo Mulangila
Пікірлер: 31