Listen to 'Morphed' here:
ffm.to/morphed...
Track No 2: Maliya
Credits
Producer: Richy Reid and Klin
Writer: Jenesis Kimera
Mix and Master: Klin
Lyrics Visualiser: Nymy Media
Follow KabiKabi
TikTok: / itsmekabikabi
Instagram: www.instagram....
X: x.com/itsmekab...
Facebook: / itsmekabikabi
#KabiKabi #Morphed #Maliya
Maliya Lyrics
Verse 1:
Waliwo omuwala eyangamba
Okwaagala nze
Yanyamba
Ebyo byebigambo
Byeyakozesa mubenganda
Olugambo lwayita
Bataayi nenswaaala
Ekitiibwa kyomusaja kyona
Awo kyanzigwaako
Nfuuse kisekelelwa mubenganda
Naye ate kenafunayo maliya
Omwaana mwagala kuffa
Nomutima bwayogela gukubaa
Chorus:
Kati sembele
Buli nze lwenkulabako
Nga nkyamuka
Obwongo bwaawuba
Kubanga nkwemalilamu
Nga atalabanga
Nze wama wanfuna
Muli nkuyagala nga
Atalifaaa
Ebinywa byesiba
Bigele nenemwa nokutambula
Verse 2.
Nkwagala bili
Ma sweet Jolly jus maliya dear ah ah
Olusi bintabukako
Obulungi bwoliko
Mbitya okubikugamba
Nebwolaba nkutaawa
Mbeela nfiilawo
Okukulilaaana
Nga ndaba kinkakato
Nkukuume
Yeggwe gwenina alimu ebyaama aah
Ebyaatukawo byanyiga
Baansulawo nadda kuntandikwa
Nga nfuuse na’kyaambika
Nonondayo gwe nombudabuda Ah ah eeh ah
Omwaana ayaka
Akilako sitima
Nkugambye anyilila bitya muganda wange
Mutyaba anjulila
Verse 3.
Laba laba laba Laba
Bagamba abaafa baapapa
Omukwano nze gunsingila
Zigoloofa nekalina ezo zoolaba
Bagupimila mubika
Kyosobola kyosuubula
OFunayo akadde
Nokubilila kubilila
Towanika mbuno
Byaleeema
Nze bwentyo bwenafunayo
Maliya
Kyova’olaba nga mwaagala kuffa
Nomutima bwegwoogela mpulila
Gwe sembela sembela sembela eno
Yanguwa
Kati yanguwa
Негізгі бет KabiKabi - 02 Maliya (Lyric Visualizer)
Пікірлер: 6