Omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akunze abantu be Ishaka-Bushenyi okufungiza bayambeko ku kikwatagana n’okununula e ggwanga nga bakyawa emize emibi egifumbekedde mu gavumenti naddala obuli bw’enguzi. Kyagulanyi ne bannakibiina kya NUP e Ishaka baanriziddwa mu sanyu era nebakuba olukung’aana gaggadde ku kisaawe kya Kizinda mu disitulikiti ye Bushenyi.
Негізгі бет Kyagulanyi bamwaniriza nga muzira e Bushenyi
No video
Пікірлер: 3