kabona webale nyoo okutujukanya, Nsaba otukolereyo kumusomo ogutuwa okumanya nokutegeera ku Maama Natimba era yani mu misambwa 🙏🙏nabeera musanyufu nga okusaba kwange kwanukuddwa.
@KawuTv
11 ай бұрын
Mubwangu obwekitalo era ngutadde ku egyo egiddirira
@@KawuTv neyaziza nyooo but mi mom is still alive Bambi kati nsobola okusàmira nga wali wama jaja,nze ndi munywarwanda naye buli kyekola nga ndota abazukulu bamama wange nga bonenye byemba nkozze oba ye nga agamba nti lwaki simuwa kitenji kye nga ndi mukilooto kyoka nga gyentambulira bagamba ndiko mpewo zakika atenze ndota bukojja boka buli lunaku ndota ba mama ne baganda bange nsa kumpawuramu tata
@KawuTv
25 күн бұрын
@@mukankusi-kj2ps ye omuntu asobolera ddala okusamira lubaale webukojja wadde nga ne maama we akyaali mulamu kubanga obeera tosamira lubaale wa maama wo. Webale nnyo
@henrykalule7135
2 ай бұрын
NE mukiibi owe mpererwe naye musajja mumanyi kubutonzi
@Banaawa
11 ай бұрын
Nsaba kunnungamya ku bubaka buno kubanga nzize mbufuna okuviira ddala mu buto. Nkuze ndoota nga nziruka emisinde n'embuuka mu bbanga nga bwenzira wansi awamu b'okuseeyeza mu bbanga. ekiseera ekiyise mbadde ntera okufuna obubaka nga ndi nebannyize babiri benzirako nga mbabonga mu bwengula mu nnyonyi. Obubaka bundaga nti ennyonyi gy'embeera nvuga nze mbeera nagiweesa. Nindiridde n'amaddu mangi okuddibwamu kwo Ssalongo. Nze Zziwa Kayiwa Muzzukulu wa Gabunga ,nsinzidde wano Riyadh, Saudi Arabia.
@KawuTv
11 ай бұрын
Mufumbekeddemu nnyo ekitundu kya mukadde Bamweyana nantalemwa omutetenkanya anti ye buli kimu ekikye kyabwangu misinde kwe kwaana
@fatumahfatumah9413
11 ай бұрын
Olwo tumanya tutya nti ABALONGO tebaterera! Abamu batugamba nti tusosola kutereza abaana ate Lubaale nasigala nga atujojobya, tubyawula tutya??
@user-hg2md4lw2n
11 ай бұрын
Thanks our mentor for being a great teacher in this challenging life of bringing back and how should Africans gets to worship towards there cultural norms.🙏
@KawuTv
11 ай бұрын
Welcome plz and thx too for following, its tym we have to go bck to our own
@mukankusi-kj2ps
26 күн бұрын
Ndota nyoo emisota naye nga ndi bukojja kyeki sebo
@KawuTv
26 күн бұрын
Mayembe gebukojja gegakweyolekera oba abaana abalongo
@nambatyajuliet876
11 ай бұрын
Taata webale kulungamya nsonga. Nsaba ku namba yasimu
@KawuTv
11 ай бұрын
0758916644 naye kweeri ku video nkulamusiza nnyo nyabo
@ssentumbwepatrick5677
8 ай бұрын
Nsaba ku namba ya kabona ono
@KawuTv
8 ай бұрын
0758916644
@henrykalule7135
2 ай бұрын
Twawunda aba taata waffe nga tugenda okusamila naye ebyo byogambye sabilabako neera wembuliza nti kasowole wabwe teyasibwa abo batelereela kweri? Era tulyawo tutyo ne ssente tetulina
Пікірлер: 45