Ab’obuyinza mu Kenya bakyagenda mu maaso n’okuzikuula emirambo gy’abantu abagambibwa okuba nga baafa oluvannyuma lw’omusumba waabwe okubalumya enjala.Byogerwa nti Omusumba Paul Nthenge Mackenzie nga kati ali mu kaduukulu ka poliisi abagenzi yabasuubiza nti baakusisinkana Yesu omulokozi singa baba bafudde.Kenya y’emu ku mawanga ga Africa agajuddemu abasumba abatera okukwata abagoberezi babwe obujega. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет ‘OKUSIIBA ENJALA OLWA YESU’: Waliwo abaafa e Kenya; leero baayikuuddwa mu ntana
No video
Пікірлер: 141