Okusinziira ku alipoota y’ekitongole kya Afrobarometer ey’omwaka 2015, ku buli banna Uganda mukaaga, omu yakkiriza nti yenyigira mu ky’okutwalira amateeka mu ngalo oba yandikikoze ssinga afuna omukisa.
Alipoota yalaga nti okutwalira amateeka mu ngalo kusinga kulabikira mu bamufuna mpola, abasajja, n’abavubuka.
Twogeddeko ne Ronald Muyimbwa wamu ne Juliet Namugerwa, nga bano mutabani waabwe abantu baamuyikira nebamukuba nga bamuteebereza okubeera omubbi , kyoka nga nga kyazuuka nga amaze okufa nti bamwefananyiriza bwefanaanyiriza.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет OKUTWALIRA AMATEEKA MU NGALO: Abatta Ssemugenyi, abazadde bagamba bakyayinaayina
Пікірлер: 126