Abatunuulira ebyobufuzi mu gwanga bawadde abakulembeze b’ekibiina kya NRM amagezi aganaabasobozesa okuwangula akalulu ka bonna aka 2026, naddala mu ttundutundu lwa buganda. Kino kizzeewo oluvanyuma lw' ekibiina kino okuwangulwa mu kalulu ka 2021 mu kintundu kino, ekya Buganda nga kati bali mukaweefube w’okusala amagezi ku kyezza. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет OKUZZA OBUWAGIZI MU BUGANDA: Abatunuulira eby’obufuzi bawadde NRM amagezi
Пікірлер: 28