Waliwo maama w’abaana 6 asobeddwa ekka n’e mukibira olw’abaana be okutandika okutawanyizibwa endwadde z’obwongo mu ngeri etategerekeka. Alice Akello omutuuze w’e Kirombe mu municipaali y’e Nakawa yasobedwa eky’okuzaako oluvanyuma lwa 3 ku baana be okutawanyizibwa endwadde zinno nga n’omu ku bbo yatusibwaako ogw’obuliisa maanyi nga kati ali lubuto ku myaka 15 gyokka. Ekisinga okunyigiriza Akello kwe kuba nti talina busobozi kulabirira abaana banno bba beyamulekera nga kati asaba bamuzira kisa okumuduukirira.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет Omukazi ow’abaana abasatu abatawaanyizibwa obulwadde bw’obwongo asobeddwa
Пікірлер: 29