Okuvaako mu UK blogger omwatikirivu Ritah Kaggwa alidde mutama nayabulira ensonga zomwana wa Bruno K ne Vanessa.
Ono okwawula entamu nabantu bano kidiridde maama womwana Vanessa okuvangayo ne Bruno K nebakola posts ezijungulula ebintu Ritah Kaggwa byakoledde omwana waabwe.
Ritah okumanya anyize ayambalidde naabo ba blogger abakola posts ezokumulengezanga, asabye Vanessa obutaddamu muteeka munsonga zamwana era ebiddako byonna ye asuddewo towel nga Kati takyayina kyabetaaza.
Nze nga Kojja Yozefu amanyi gampedde.!😞
Негізгі бет UK blogger omwatikirivu Ritah Kaggwa alidde mutama nayabulira ensonga zomwana wa Bruno K ne Vanessa.
No video
Пікірлер