Singa empaka z'okunywa omwenge n'okufuumuka emisinde zitegekebwa mu Kampala oba ku kyalo kye wammwe eyo, mutamiivu kki gw'omanyi ayinza okuzisinga?
Oyinza okuba tolina gw'omanyi kubanga empaka nga ezo oba olyawo tozirabangako. Abatamiivu bbo baziyita kulaga stamina nga abaali ku ka bbaala ka Maama Baby aka biva mu ntuuyo ennaku ntono eziyise.
Негізгі бет Zungulu zungulu - empaka z'okunywa
Пікірлер: 149