Mu Uganda mulimu amawanga agenjawulo agalina obuwangwa obwenjawulo okuli ago agamanyiddwa ennyo mpozi n'ago agatawulikika nga gatuuse n'okwerabirwa. Wewaawo ssemateeka w'eggwanga awa buli ggwanga eddembe okwegazaanyiza mu buwangwa bwalyo, waliwo ago agalabika nga galekeddwa emabega era nga gali mu kwerwanako nago gaggye ku mwanjo nadda bwekituuka kukufuna empeereza za gavumenti ezenjawulo. Twakyaddeko mu Kitundu kya West Nile naddala mu disitulikiti eye Zombo ewali ab'eggwanga lya Lendu n'eddala erya Kebu.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет AMAWANGA AGEERABIRWA: Biibino ebikwata ku ggwanga lya Kebu ne Lendu
Пікірлер: 46