Ministry y'ensonga z'omunda eriko emisango egisoba mu 300 gyeri mukulondoola egy'abagwira ababadde bagezaako okukozesa olukujjukujju okufuna passport ya Uganda kyokka nga balina ndagamuntu oba ebiwandiiko ebibafuula bannansi abajjuvu mu mawanga gyebava.Omwogezi wa minisitule eno Simon Mundeyi agambye nti abasinze okwenyigira mu muze guno beebannansi ba Rwanda nga baagala okwerimbika mu kika kya banyarwanda aboogerwako mu ssemateeka nga banna Uganda.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Негізгі бет Okufuna paasipoota mu bukyamu : Waliwo bannansi ba Rwanda ne Burundi abakwatiddwa
Пікірлер: 25